Psalms 97:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama afuga, ensi ejaguze; ebizinga byonna bisanyuke.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama afuga; ensi esanyuke, n’embalama eziri ewala zijaguze.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama afuga; ensi esanyuke; N'ebizinga byonna bijaguze.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensi esanyuke kubanga Katonda ye Kabaka, n'ebizinga byonna bijaguze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama afuga; ensi esanyuke: Ebizinga bijaguze bwe byenkana obungi.