Psalms 97:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mukyawe ekibi mmwe abaagala Omukama, kubanga akuuma emyoyo gy'abatuukirivu be, n'abalokola mu mikono gy'ababi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo abaagala Mukama bakyawa ekibi, akuuma obulamu bw’abamwesiga, n’abawonya okuva mu mukono gw’omukozi w’ebibi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale mmwe abaagala Mukama, mukyawe obubi: Akuuma emmeeme z'abatukuvu be; Abawonya mu mukono gw'omubi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmwe abagala Mukama, mukyawe ebibi, Mukama akuuma obulamu bw'abantu be abalungi, abawonya obuyinza bw'ababi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale mmwe abaagala Mukama, mukyawe obubi: Akuuma emmeeme z'abatukuvu be; Abawonya mu mukono gw'omubi.