Psalms 97:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekitangaala kiviirayo abatuukirivu, n'essanyu eri ab'omutima omuluŋŋamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omusana gwe gwakira abatuukirivu, n’abalina omutima ogw’amazima bajjula essanyu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omusana gwakira omutuukirivu, N'essanyu eri oyo alina omutima ogw'amazima.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekitangaala kyakira abakola ebituufu n'essanyu liba n'ab'omutima omulongoofu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omusana gwasigirwa omutuukirivu, N'essanyu oyo alina omutima ogw'amazima.