Psalms 97:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebimyanso bye bimulisa ensi; enkulungo y'ensi etunuulira n'ekankana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okumyansa kwe kumulisa ensi; ensi n’ekulaba n’ekankana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebimyanso bye byamulisa ensi: Ensi n'ebiraba n'ekankana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebimyanso bye byamulisa ensi, ensi n'ebiraba n'ekankana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Enjota ze zaamulisa ensi: Ensi n'eraba n'ekankana.