Psalms 97:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensozi zisaanuuka ng'envumbo mu maaso g'Omukama, mu maaso g'Omukama w'ensi yonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ensozi zisaanuuka ng’envumbo awali Mukama, mu maaso ga Mukama ow’ensi yonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensozi z'asaanuuka ng'envumbo awali Mukama, Awali Mukama w'ensi zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensozi zisaanuuka ng'envumbo awali Mukama, awali Mukama w'ensi zonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ensozi z'asaanuuka ng'envumbo awali Mukama, Awali Mukama w'ensi zonna.