Psalms 97:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eggulu lirangirira obutuukirivu bwe, n'amawanga gonna galaba ekitiibwa kye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eggulu lirangirira obutuukirivu bwe; n’abantu bonna ne balaba ekitiibwa kye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eggulu libuulira obutuukirivu bwe, N'amawanga gonna galabye ekitiibwa kye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eggulu liraga nti mutuukirivu, abantu bonna balaba ekitiibwa kye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eggulu libuulira obutuukirivu bwe, N'amawanga gonna galabye ekitiibwa kye.