Psalms 97:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Siyoni awulira n'asanyuka, n'ebibuga bya Yuda ne bijaguza olw'okubeera ennamula yo, ayi Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sayuuni akiwulira n’asanyuka, n’ebyalo bya Yuda bijaguza; kubanga ogoberera eby’ensonga, Ayi Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sayuuni yawulira n'asanyuka, N'abawala ba Yuda ne bajaguza; Olw'emisango gyo, Ayi Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Katonda, ab'omu Siyooni basanyuka, n'ab'omu bibuga bya Yuda bajaguza olw'okuwulira emisango gy'osala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Sayuuni yawulira n'asanyuka, N'abawala ba Yuda ne bajaguza; Olw'emisango gyo, ai Mukama.