Psalms 98:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ajjukidde ekisa kye, n'obwesigwa bwe eri ennyumba ya Yisirayeli; enkingi zonna ez'ensi zirabye obulokozi bwa Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ajjukidde okwagala kwe okutakoma n’obwesigwa bwe eri ennyumba ya Isirayiri. Enkomerero z’ensi yonna zirabye obulokozi bwa Katonda waffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ajjukidde okusaasira kwe n'obwesigwa bwe eri ennyumba ya Isiraeri: Enkomerero zonna ez'ensi zirabye obulokozi bwa Katonda waffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu mu nsi zonna balabye nga Katonda waffe bw'awangudde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ajjukidde okusaasira kwe n'obwesigwa bwe eri ennyumba ya Isiraeri: Enkomerero zonna ez'ensi zirabye obulokozi bwa Katonda waffe.