Psalms 98:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ennyanja ewulugume na byonna ebigijjuddemu, ensi na bonna abagisulamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ennyanja eyire ne byonna ebigirimu, n’ensi ne byonna ebigirimu bijaguze.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ennyanja ewuume, n'okujjula kwayo; Ensi zonna, n'abo abazituulamu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ennyanja ewuume n'ebigirimu byonna, ensi eyimbe n'abagiriko bonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ennyanja ewuume, n'okujjula kwayo; Ensi zonna, n'abo abazituulamu;