Psalms 98:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emigga gikube mu ngalo, n'ensozi zisaakaanyize wamu olw'essanyu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emigga gikube mu ngalo n’ensozi zonna ziyimbire wamu olw’essanyu;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amazzi gakube mu ngalo; Ensozi ziyimbire wamu olw'essanyu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emigga gikube mu ngalo, ensozi ziyimbire wamu n'essanyu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amazzi gakube mu ngalo; Ensozi ziyimbire wamu olw'essanyu;