Psalms 99:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama mukulu mu Siyoni; asukkulumye ku bantu bonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama mukulu mu Sayuuni; agulumizibwa mu mawanga gonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama mukulu mu Sayuuni; Era ali waggulu okusinga amawanga gonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama mukulu mu Siyooni, ab'amawanga gonna abasukkulumye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama mukulu mu Sayuuni; Era ali waggulu okusinga amawanga gonna.