Psalms 99:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yayogera nabo mu mpagi y'ekire; baakwata ebiragiro bye, n'etteeka lye yabawa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yayogera nabo mu mpagi ey’ekire; baagondera amateeka ge n’ebiragiro bye, bye yabawa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yayogerera nabo mu mpagi ey'ekire: Baakwata bye yategeeza, n'ekiragiro kye yabawa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yayogera nabo ng'asinziira mu mpagi ey'ekire; baakwata amateeka n'ebiragiro bye yabawa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yayogerera nabo mu mpagi ey'ekire: Baakwata bye yategeeza; n'ekiragiro kye yabawa.