Psalms 99:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama Katonda waffe, wabaanukula, Wali Katonda waabwe asonyiwa, naye era awoolera eggwanga olw'ensobi zaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama Katonda waffe, wabaanukulanga; n’obeeranga Katonda asonyiwa eri Isirayiri, newaakubadde wababonerezanga olw’ebikolwa byabwe ebibi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wabaddamu, Ayi Mukama Katonda waffe: Wali Katonda abasonyiwa, Newakubadde nga wawalana eggwanga olw'ebikolwa byabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama Katonda waffe, wabaanukula. Walaga nti ggwe Katonda asonyiwa, wadde wababonereza olw'ebibi byabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wabaddamu, ai Mukama Katonda waffe: Wali Katonda abasonyiwa, Newakubadde nga wabawalana eggwanga olw'ebikolwa byabwe.