Revelation 1:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne nkebuka ndabe eddoboozi eriŋŋamba. Bwe nakebuka, ne ndaba ebikondo by'ettawaaza musanvu ebya zaabu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne nkyuka okulaba eyali ayogera nange, ne ndaba ebikondo by’ettaala ebya zaabu musanvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne nkyuka okulaba eddoboozi eryayogera nange. Bwe n'akyuka, ne ndaba ebikondo by'ettaala musanvu ebya zaabu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne nkyuka okulaba ayogera nange. Bwe nakyuka, ne ndaba ebikondo by'ettaala musanvu ebya zaabu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne nkyuka okulaba eddoboozi eryayogera nange. Bwe nnakyuka, ne ndaba ettabaaza musanvu eza zaabu;