Revelation 1:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nze Mulamu. Nali nfudde, ate kati laba ndi mulamu emirembe n'emirembe, era nnina ebisumuluzo by'olumbe n'amagombe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era omulamu. Nnali nfudde naye kaakano ndi mulamu emirembe gyonna, era nnina ebisumuluzo eby’okufa n’amagombe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era Omulamu; nnali nfudde, era, laba, kati ndi mulamu emirembe n'emirembe, era nnina ebisumuluzo eby'okufa n'eby'Emagombe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
era omulamu. Nali nfudde, naye laba kati ndi mulamu emirembe n'emirembe, era nnina obuyinza ku Kufa ne ku Magombe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era Omulamu; era nnali nfudde, era, laba, ndi mulamu emirembe n'emirembe, era nnina ebisumuluzo eby'okufa n'eby'Emagombe.