Revelation 1:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno wandiika by'olaba kati n'ebyo ebinaatuuka gye bujja.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kale wandiika ebyo by’olabye ebiriwo n’ebyo ebinaatera okubaawo oluvannyuma lw’ebyo ebiriwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kati wandiika by'olabye, ebiriwo, n'ebigenda okubaawo oluvannyuma lw'ebyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale wandiika by'olabye, ebiriwo n'ebigenda okubaawo oluvannyuma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale wandiika by'olabye, n'ebiriwo, n'ebigenda okubaawo oluvannyuma lw'ebyo;