Revelation 1:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yowanna y'oyo ajulira ekigambo kya Katonda n'ebyo Yezu Kristu bye yajulira, na byonna bye yalaba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
eyategeeza ekigambo kya Katonda n’obujulirwa bwa Yesu Kristo ku byonna bye yalaba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
eyategeeza ekigambo kya Katonda n'obujulirwa bwa Yesu Kristo ku byonna bye yalaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
eyayogera byonna bye yalaba. Yayogera ebigambo bya Katonda, n'ebya Yesu Kristo, ebibikakasa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
eyategeeza ekigambo kya Katonda n'okutegeeza kwa Yesu Kristo, byonna bye yalaba.