Revelation 1:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yeesiimye oyo asoma ebigambo bino ebirangiddwa, n'abo beesiimye abawulira ne bakuuma byonna ebiwandiikiddwamu; anti obudde buli kumpi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alina omukisa oyo asoma n’abo abawulira ebigamb MAT - Mathayo o by’obunnabbi buno, ne beekuuma ebiwandiikiddwa, kubanga ekiseera kiri kiweddeyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alina omukisa oyo asoma, n'abo abawulira ebigambo by'obunnabbi buno, era n'abakwata ebiwandiikiddwa mu bwo: kubanga ekiseera kiri kumpi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wa mukisa asoma ebigambo bino eby'obulanzi, era ba mukisa abawulira ebiwandiikiddwa mu kitabo kino, ne babikwata, kubanga ekiseera kiri kumpi byonna ebiwandiikiddwamu lwe binaatuukirizibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alina omukisa oyo asoma, n'abo abawulira ebigambo by'obunnabbi buno, era n'abakwata ebiwandiikiddwa mu bwo: kubanga ekiseera kiri kumpi.