Revelation 1:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'atufuula obwakabaka, bakabona ab'okuweereza Katonda era Taata, aweebwe ekitiibwa n'obuyinza emirembe n'emirembe. Amiina.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’atufuula obwakabaka bw’obwakabona bwa Katonda, Kitaawe. Ekitiibwa n’obuyinza bibeerenga eri oyo emirembe n’emirembe. Amiina.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'atufuula obwakabaka, bakabona eri Katonda Kitaawe; ekitiibwa n'obuyinza bibeerenga eri oyo emirembe n'emirembe. Amiina.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'atufuula obwakabaka era bakabona ba Katonda era Kitaawe aweebwenga ekitiibwa n'obuyinza emirembe n'emirembe. Amiina.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'atufuula obwakabaka, bakabona eri Katonda Kitaawe; ekitiibwa n'obuyinza bibeerenga eri oyo emirembe n'emirembe. Amiina.