Revelation 10:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Malayika gwe nalaba ng'ayimiridde ku nnyanja ne ku lukalu, n'asitulira omukono gwe eri eggulu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo malayika gwe nalaba ng’ayimiridde ku nnyanja ne ku lukalu n’ayimusa omukono gwe ogwa ddyo eri eggulu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Malayika gwe nnalaba ng'ayimiridde ku nnyanja ne ku lukalu n'ayimusa omukono gwe ogwa ddyo eri eggulu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo malayika gwe nalaba ng'ayimiridde ku nnyanja ne ku lukalu, n'agolola waggulu omukono gwe ogwa ddyo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Malayika gwe nnalaba ng'ayimiridde ku nnyanja ne ku nsi n'ayimusa omukono gwe ogwa ddyo eri eggulu,