Revelation 11:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abakadde abiri mu abana abatudde ku ntebe zaabwe mu maaso ga Katonda ne bagwa wansi ku maaso gaabwe, ne basinza Katonda
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abakadde amakumi abiri mu abana abaali batudde ku ntebe zaabwe ne bavuunama mu maaso ga Katonda ne bamusinza
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abakadde abiri mu bana (24), abatuula mu maaso ga Katonda ku ntebe zaabwe ez'obwakabaka, ne bavuunama amaaso gaabwe, ne basinza Katonda,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abakadde amakumi abiri mu abana abatuula mu maaso ga Katonda, ku ntebe zaabwe ez'obwakabaka, ne bavuunama, ne basinza Katonda,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abakadde amakumi abiri mu bana, abatuula mu maaso ga Katonda ku ntebe zaabwe ez'obwakabaka, ne bavuunama amaaso gaabwe, ne basinza Katonda,