Revelation 11:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe banaamala okujulira, ekisolo ekinaava mu nnyanga kijja kubaggulako olutalo, kibawangule, kibatte.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe balimala okuwa obujulirwa bwabwe, ensolo enkambwe eva mu bunnya obutakoma erirangirira olutalo ebalwanyise, era ebatte n’okubawangula ebawangule.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era bwe baliba nga bamaze okutegeeza kwabwe, ensolo eva mu bunnya obutakoma erirwana nabo, era eribawangula, era eribatta.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe balimala okutegeeza abantu ekigambo kya Katonda, ekisolo ekiva mu bunnya obutakoma, kirirwana nabo, ne kibawangula, ne kibatta.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bwe baliba nga bamaze okutegeeza kwabwe, ensolo eva mu bunnya obutakoma erirwana nabo, era eribawangula, era eribatta.