Revelation 12:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yali lubuto, n'aleekaana mu kulumwa; yali akabiriddwa ng'azaala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yali lubuto era ng’akaaba ng’alumwa okuzaala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era ng'ali lubuto n'akaaba ng'alumwa era ng'abalagalwa okuzaala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yali lubuto, ng'alumwa, n'aleekaana mu bulumi obw'okuzaala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era ng'ali lubuto: n'akaaba ng'alumwa era ng'abalagalwa okuzaala.