Revelation 12:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo mu ggulu ne wasituka olutalo olunene, Mikayeli ne bamalayika be nga balwanyisa ssessota; ssessota ne bamalayika be ne balwana,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne wabaawo olutalo mu ggulu. Mikayiri ne bamalayika ab’omu kibinja kye ne balwanyisa ogusota n’eggye lya bamalayika baagwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne wabaawo olutalo mu ggulu, Mikaeri ne bamalayika be ne balwanagana n'ogusota; ogusota ne gulwana ne bamalayika baagwo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo ne wabaawo olutalo mu ggulu. Mikayeli ne bamalayika be ne balwanyisa ogusota. Ogusota nagwo ne gubalwanyisa ne bamalayika baagwo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne waba olutalo mu ggulu: Mikaeri ne bamalayika be nga batabaala okulwana n'ogusota; ogusota ne gulwana ne bamalayika baagwo;