Revelation 12:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye ne bawangulibwa, ne babulwa akafo akalala konna we bayinza okubeera mu ggulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ogusota ne guwangulwa era ne gusindiikirizibwa okuva mu ggulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ogusota ne guwangulwa, gwo ne bamalayika baagwo ne batayinza kubeera nate mu ggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ogusota ne guwangulwa. Gwo ne bamalayika baagwo, ne batakkirizibwa kwongera kusigala mu ggulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne batayinza, so ne watalabika kifo kyabwe nate mu ggulu.