Revelation 16:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga baayiwa omusaayi gw'abatuukirivu n'ogw'abalanzi; naawe obawadde omusaayi banywe; ekyo kye kibagwanidde!”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olw’okubanga baayiwa omusaayi gw’abatukuvu ne bannabbi, ogwo gwe musaayi gw’obawadde okunywa.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga baayiwa omusaayi gw'abatukuvu n'ogwa bannabbi, ogwo gwe musaayi ggwe gw'obawadde okunywa, ekyo kibasaanidde.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga baayiwa omusaayi gw'abantu bo n'ogw'abalanzi, naawe kyovudde obawa omusaayi bagunywe. Ekyo kibasaanidde!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga baafuka omusaayi gw'abatukuvu n'ogwa bannabbi, omusaayi ggwe gw'obawadde okunywa: basaanidde.