Revelation 17:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate omukazi gwe walabye, kye kibuga ekinene ekirina obuyinza ku bakabaka b'ensi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ate omukazi gwe walabye, ky’ekibuga ekikulu ekifuga bakabaka bonna ab’oku nsi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'omukazi gwe walabye kye kibuga ekinene, ekifuga bakabaka bonna ab'oku nsi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ate omukazi gwe walabye kye kibuga ekinene, ekifuga bakabaka b'ensi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'omukazi gwe walabye kye kibuga ekinene, ekirina obwakabaka ku bakabaka b'ensi.