Revelation 17:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bakabaka b'ensi gwe baayendako, n'omwenge ogw'obukaba bwe abantu b'oku nsi gwe baatamiira.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bakabaka ab’oku nsi bayenda naye n’abantu ab’oku nsi banywa omwenge ogw’obwenzi bwe ne batamiira.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
bakabaka b'ensi gwe baayenda naye, n'abo abatuula ku nsi ne batamiira omwenge gw'obwenzi bwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakabaka b'ensi baayenda naye, n'abantu abali ku nsi ne batamiira omwenge gw'obwenzi bwe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bakabaka b'ensi gwe baayenda naye, n'abo abatuula ku nsi ne batamiira omwenge gw'obwenzi bwe.