Revelation 18:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abasuubuzi b'ebyo abaagaggawalira ku ye bamuyimiridde walako olw'entiisa ey'ebibonoobono, nga bakaaba, nga bakungubaga,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe batyo abasuubuzi abaagaggawala olw’okubaguza ebintu bino, baliyimirira wala nga nabo batya, olw’okutya okubonaabona kwe, n’okukaaba kwe, n’okunakuwala kwe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abatunzi b'ebyo, be yagaggawaza, baliyimirira wala olw'entiisa y'okubonaabona kwe, nga bakaaba nga banakuwala;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abasuubuzi b'ebintu ebyo be kyagaggawaza, baliyimirira wala olw'okutya okubonaabona kwakyo, ne bakaaba era ne banakuwala,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abatunzi b'ebyo, be yagaggawaza, baliyimirira wala olw'entiisa y'okubonaabona kwe, nga bakaaba nga banakuwala;