Revelation 18:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti ebibi bye byetuumye okutuukira ddala ku ggulu, n'Omukama ajjukidde ebibi bye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga ebibi bye bingi nnyo, era bituuse ne mu ggulu, era Katonda ajjukira obutali butuukirivu bwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga ebibi bye bituuse mu ggulu, era Katonda ajjukidde ebyonoono bye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga ebibi byakyo bituuse mu ggulu, ne Katonda ajjukidde ebyonoono byakyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga ebibi bye bituuse mu ggulu, era Katonda ajjukidde ebyonoono bye.