Revelation 18:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bakabaka b'ensi abaayendanga naye ne beejalabya naye bakungubaga ne bakuba ebiwoobe nga balaba omukka ng'ateta;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bakabaka ab’omu nsi abeegatta naye mu bwenzi bwe ne beejalabya naye, balimukaabira nga bakuba ebiwoobe bwe baliraba omukka oguva mu kifo mw’alyokerwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era bakabaka b'ensi, abayenda ne bakabawala naye, balikaaba balikuba ebiwoobe ku lulwe, bwe baliraba omukka ogw'okwokebwa kwe,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakabaka b'oku nsi abaayendanga nakyo ne babeera wamu nakyo mu by'amasanyu, bwe baliraba omukka gwakyo nga kyokebwa, balikikaabira ne bakikungubagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bakabaka b'ensi, abayenda ne bakabawala naye, balikaaba balikuba ebiwoobe ku lulwe, bwe baliraba omukka ogw'okwokebwa kwe,