Revelation 19:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yali yeesuuliddeko omunagiro ogwannyikibwa mu musaayi, erinnya lye nga bamuyita 'Kigambo wa Katonda'.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yali ayambadde ekyambalo ekyali kinnyikiddwa mu musaayi era ng’erinnya lye ye Kigambo wa Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ng'ayambadde ekyambalo ekyamansirwako omusaayi: n'erinnya lye ne liyitibwa Kigambo kya Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayambadde ekyambalo ekyannyikibwa mu musaayi. Erinnya lye ye Kigambo wa Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ng'ayambadde ekyambalo ekyamansirwako omusaayi: n'erinnya lye ne liyitibwa Kigambo kya Katonda.