Revelation 19:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu kamwa ke nga muvaamu ekitala ekyogi eky'okukubisa amawanga; ajja kugafuga ne ddamula ow'ekyuma; alisamba essogolero ly'omwenge gw'obusungu bwa Katonda Omuyinza wa buli kantu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kamwa ke mwavaamu ekitala eky’obwogi eky’okutemesa amawanga. “Alibafuga n’omuggo ogw’ekyuma.” Alirinnya ku ssogolero ly’omwenge ogw’obusungu bwe, kye kiruyi kya Katonda Ayinzabyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne mu kamwa ke muvaamu ekitala eky'obwogi ateme amawanga nakyo: era alibafuga n'omuggo ogw'ekyuma: era alinnya essogolero ly'omwenge gw'obusungu bw'obukambwe bwa Katonda Omuyinza w'ebintu byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu kamwa ke ne muvaamu ekitala ekyogi eky'okuwangula amawanga. Aligafugisa omuggo ogw'ekyuma, n'alinnya essogolero ly'omwenge gw'obusungu obungi obwa Katonda Omuyinzawaabyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne mu kamwa ke muvaamu ekitala eky'obwogi ateme amawanga nakyo: era alibafuga n'omuggo ogw'ekyuma: era alinnya essogolero ly'omwenge gw'obusungu bw'obukambwe bwa Katonda Omuyinza w'ebintu byonna.