Revelation 2:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naawe era olinayo abakwata enjigiriza ya Nikolawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ate era olinayo n’abakkiririza mu njigiriza y’Abanikolayiti.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era olinayo n'abakwata okuyigiriza kwa Banikolayiti.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'otyo era naawe olina abagoberera okuyigiriza kw'Abanikolaawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naawe bw'otyo olina abakwata okuyigiriza kw'Abanikolayiti.