Revelation 2:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gira nno naawe weenenye. Bw'otookole otyo, nzija kujja gy'oli mbalwanyise n'ekitala eky'akamwa kange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo weenenye, bw’otookikole ndijja mangu ne nnwanyisa abantu abo n’ekitala eky’omu kamwa kange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale weenenye; naye bw'otolyenenya, ndijja gy'oli mangu, ne nnwana nabo n'ekitala eky'omu kamwa kange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale weenenye. Bw'oteenenye, nja kujja mangu gy'oli, nnwanyise abantu abo n'ekitala eky'omu kamwa kange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale weenenye; naye bw'otalyenenya, njija gy'oli mangu, era ndirwana nabo n'ekitala eky'omu kamwa kange.