Revelation 2:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Namuwa obudde obw'okweddamu, naye tayagala kwenenya bwenzi bwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Namuwa ekiseera yeenenye, kyokka tayagala kwenenya bwenzi bwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'amuwa ebbanga okwenenya, n'agaana okwenenya obwenzi bwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Namuwa ebbanga okwenenya, n'agaana okwenenya obwenzi bwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nnamuwa ebbanga okwenenya; n'atayagala kwenenya mu bwenzi bwe.