Revelation 2:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sso nnina kye nkuvunaana: Okwagala kwe walina mu masooka wakuleka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye nnina ensonga gye nkuvunaana: tokyanjagala nga bwe wanjagalanga edda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye nnina ensonga ku ggwe, kubanga waleka okwagala kwo okw'olubereberye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka nnina kye nkuvunaana: waleka okwagala kwe walina olubereberye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye nnina ensonga ku ggwe, kubanga waleka okwagala kwo okw'olubereberye.