Revelation 2:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka oliko kino kimu: Wakyawa ebikolwa by'abagoberezi ba Nikolawo, nange bye nkyawa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wabula ekirungi ekikuliko kye kino: okyawa ebikolwa by’Abanikolayiti nga nange bwe mbikyawa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye kino kye kirungi ky'olina, okyawa ebikolwa by'Abanikolayiti, nange bye nkyawa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye kino kye kirungi ky'olina: okyawa ebikolwa by'abagoberezi ba Nikolaawo, nange bye nkyawa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye kino ky'olina kubanga okyawa ebikolwa by'Abanikolayiti, nange bye nkyawa.