Revelation 20:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oyo ow'erinnya eritaasangibwa nga liwandiikiddwa mu kitabo ky'obulamu, yakanyugibwa mu nnyanja ey'omuliro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era buli eyasangibwa ng’erinnya lye teriwandiikiddwa mu kitabo eky’obulamu, n’asuulibwa mu nnyanja ey’omuliro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era omuntu yenna eyasangibwa ng'erinnya lye teriwandiikiddwa mu kitabo eky'obulamu, n'asuulibwa mu nnyanja ey'omuliro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era buli muntu eyasangibwa ng'erinnya lye teriwandiikiddwa mu kitabo eky'obulamu, n'asuulibwa mu nnyanja ey'omuliro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era omuntu yenna ataalabika ng'awandiikiddwa mu kitabo eky'obulamu, n'asuulibwa mu nnyanja ey'omuliro.