Revelation 20:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emyaka olukumi nga gimaze okuyita, Sitaani alisumululwa mu kkomera lye,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo emyaka olukumi bwe giriggwaako, Setaani aliteebwa okuva mu kkomera lye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo, emyaka egyo olukumi (1,000) bwe giriggwaako, Setaani n'alyoka asumululwa mu kkomera lye,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emyaka egyo olukumi bwe giriggwaako, Sitaani alisumululwa mu kkomera lye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo, emyaka egyo olukumi bwe giriggwa, Setaani n'alyoka asumululwa mu kkomera lye,