Revelation 21:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ne ndaba eggulu eriggya n'ensi empya; anti eggulu eryasooka n'ensi eyasooka byali bigenze, n'ennyanja nga tekyaliwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne ndaba eggulu eriggya n’ensi empya. Eggulu eryasooka n’ensi eyasooka byali biweddewo nga n’ennyanja tekyaliwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne ndaba eggulu eriggya n'ensi empya: kubanga eggulu ery'olubereberye n'ensi eyolubereberye nga bigenze nga n'ennyanja tekyaliwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne ndaba eggulu eriggya n'ensi empya. Eggulu eryasooka n'ensi eyasooka byali biweddewo, n'ennyanja nga tekyaliwo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ndaba eggulu eriggya n'ensi empya: kubanga eggulu ery'olubereberye n'ensi ey'olubereberye nga bigenze: n'ennyanja nga tekyaliwo.