Revelation 21:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ogwokutaano nga gwa oniki, ogwomukaaga nga gwa sarudiyo, ogwomusanvu nga gwa kirusolito, ogwomunaana nga gwa berullo, ogwomwenda nga gwa topaziyo, ogw'ekkumi nga gwa kirusopurazo, ogw'ekkumi n'ogumu nga gwa yasinto, ogw'ekkumi n'ebiri nga gwa ametisito.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ogwokutaano aga sadonukisi, ogw’omukaaga sadiyo, ogw’omusanvu aga kerusoliso, ogw’omunaana aga berulo, ogw’omwenda aga topazi, ogw’ekkumi aga kerusoperaso, ogw’ekkumi n’ogumu aga kuwakinso, n’ogw’ekkumi n’ebiri aga amesusito.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ogw'okutaano gwa sadonukisi, ogw'omukaaga gwa sadiyo, ogw'omusanvu gwa kerusoliso, ogw'omunaana gwa berulo ogw'omwenda gwa topazi, ogw'ekkumi gwa kerusoperaso, ogw'ekkumi n'ogumu gwa kuwakinso n'ogw'ekkumi n'ebiri nga gwa mesusito.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ogwokutaano aga sandonikisi, ogw'omukaaga aga sarudiyo, ogw'omusanvu aga kirisolito, ogw'omunaana aga berulo, ogw'omwenda aga topazi, ogw'ekkumi aga kirusopuraso, ogw'ekkumi n'ogumu aga yakinto, ogw'ekkumi n'ebiri aga ametisto.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ogw'okutaano sadonukisi; ogw'omukaaga sadiyo; ogw'omusanvu kerusoliso; ogw'omunaana berulo; ogw'omwenda topazi; ogw'ekkumi kerusoperaso; ogw'ekkumi n'ogumu kuwakinso; ogw'ekkumi n'ebiri amesusito.