Revelation 21:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Aliba awangudde, alisikira bino, nange ndibeera Katonda we naye n'aba mwana wange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli awangula alifuna ebyo byonna ng’omugabo, era nze nnaaberanga Katonda we, naye anaabanga mwana wange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awangula alisikira ebyo, nange nnaabeeranga Katonda we, naye anaabanga mwana wange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Buli awangula, alifuna ebyo. Ndiba Katonda we, ye n'aba mwana wange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awangula alisikira ebyo: nange nnaabeeranga Katonda we, naye anaabanga mwana wange.