Revelation 22:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate malayika n'andaga omugga gw'amazzi ag'obulamu, ogutukula ng'ejjinja ettangaavu, nga gukulukuta guva mu nnamulondo ya Katonda n'ey'Akaliga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo malayika n’andaga omugga ogw’amazzi ag’obulamu agamasamasa ng’endabirwamu, nga gukulukuta okuva mu ntebe ey’obwakabaka eya Katonda, n’ey’Omwana gw’Endiga,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Malayika n'andaga omugga ogw'amazzi ag'obulamu, ogumasamasa ng'endabirwamu, nga guva mu ntebe ya Katonda n'ey'Omwana gw'endiga,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo malayika n'andaga omugga gw'amazzi ag'obulamu, ogumasamasa ng'endabirwamu, oguva ku ntebe ey'obwakabaka eya Katonda era ey'Omwana gw'Endiga,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yandaga omugga ogw'amazzi ag'obulamu, ogumasamasa ng'endabirwamu, nga guva mu ntebe ya Katonda n'ey'Omwana gw'endiga,