Revelation 22:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oyo akakasa ebirangiddwa bino agamba nti: “Mazima nzija mu bbanga ttono.” Amiina. Jjangu, Mukama Yezu!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo ayogedde ebintu bino agamba nti, “Weewaawo nzija mangu!” Amiina! Jjangu Mukama waffe Yesu!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyo ategeeza bino ayogera nti, “Weewaawo nzija mangu.” Amiina, jjangu, Mukama waffe Yesu!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Akakasa bino, agamba nti: “Weewaawo, njija mangu.” Ka kibe bwe kityo. Jjangu Mukama waffe Yesu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ategeeza bino ayogera nti Weewaawo: njija mangu. Amiina: jjangu, Mukama waffe Yesu.