Revelation 22:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
balirabanga amaaso ge, n'erinnya lye liribabeeranga mu byenyi byabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era banaalabanga amaaso ge, n’erinnya lye liriwandiikibwa mu byenyi byabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era banaamulabanga amaaso ge; era n'erinnya lye linaabanga mu byenyi byabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Banaalabanga amaaso ge, era erinnya lye linaabeeranga mu byenyi byabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era banaamulabanga amaaso ge; era erinnya lye linaabanga mu byenyi byabwe.