Revelation 22:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Nzuuno nzija mu bbanga ttono.” Yeesiimye akwata ebigambo ebirangiddwa mu kitabo kino.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Era laba, nzija mangu. Alina omukisa oyo akwata ebigambo by’obunnabbi ebiri mu kitabo kino.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“ Era, laba, njija mangu. Aweereddwa omukisa akwata ebigambo eby'obunnabbi obw'ekitabo kino.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Laba, njija mangu. Wa mukisa oyo akwata ebigambo eby'obulanzi ebiri mu kitabo kino.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era, laba, njija mangu. Aweereddwa omukisa akwata ebigambo eby'obunnabbi obw'ekitabo kino.