Revelation 5:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'obafuula obwakabaka ne bakabona okuweereza Katonda waffe, era balifuga ku nsi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’obafuula obwakabaka ne bakabona ba Katonda okumuweerezanga, era be balifuga ensi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'obafuula obwakabaka ne bakabona ba Katonda, era be balifuga ku nsi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'obafuula Obwakabaka era bakabona ba Katonda waffe, ab'okufuga ensi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'obafuula eri Katonda waffe obwakabaka era bakabona; era bafuga ku nsi.