Revelation 5:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebiramu ebina ne bigamba nti: “Amiina,” n'abakadde ne beeyala, ne basinza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebiramu ebina ne biddamu nti, “Amiina.” N’abakadde ne bavuunama ne bamusinza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ebiramu ebina ne byogera nti, “Amiina.” N'abakadde ne bavuunama ne basinza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebiramu ebina ne bigamba nti: “Amiina.” N'abakadde amakumi abiri mu abana ne bavuunama ne basinza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ebiramu ebina ne byogera nti Amiina. N'abakadde ne bavuunama ne basinza.