Revelation 7:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo omu ku bakadde n'ayogera n'ambuuza nti: “Abo abambadde engoye enjeru be baani era bava wa?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo omu ku bakadde n’ambuuza nti, “Bano abambadde ebyambalo ebyeru obamanyi, era omanyi gye bava?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omu ku bakadde n'addamu, n'ambuuza nti, “Bano abambadde ebyambalo ebyo ebyeru, be baani, era bava wa?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo omu ku bakadde n'ambuuza nti: “Bano abambadde ebyambalo ebyeru be baani, era bava wa?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omu ku bakadde n'addamu, ng'aŋŋamba nti Bano abambadde ebyambalo ebyo ebyeru, be baani, era bava wa?